Psalms 78:68 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula yalonda ekika kya Yuda, olusozi Siyoni lwe yayagala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye n’alonda ekika kya Yuda, lwe lusozi Sayuuni lwe yayagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye n'alonda ekika kya Yuda, Olusozi Sayuuni lwe yayagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wabula ekika kya Yuda kye yalonda, n'Olusozi Siyooni lw'ayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'alonda ekika kya Yuda, Olusozi Sayuuni lwe yayagala.