Psalms 78:72 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yabalunda mu bulungi obw'omutima gwe, n'abalabirira n'obukugu bw'emikono gye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abalabirira n’omutima ogutaliimu bukuusa, n’abakulembera n’amagezi g’emikono gye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'abalundanga mu butuukirivu obw'omutima gwe; N'abaluŋŋamyanga n'amagezi g'emikono gye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yabalabirira mu mwoyo omulungi, ng'abafuga n'amagezi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'abalundanga mu butuukirivu obw'omutima gwe; N'abaluŋŋamyanga n'amagezi g'emikono gye.