Psalms 78:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu ba Efurayimu, abalasi b'obusaale, abaafunyamu ne badduka ku lunaku olw'okutabaala,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana ba Efulayimu abaalina obusaale obw’okulwanyisa, naye ne badduka mu lutalo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Efulayimu, nga balina obusaale obw'okulwanyisa, Ne badduka mu lutalo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aba Efurayimu nga balina obusaale n'emitego badda emabega ku lunaku lw'olutalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Efulayimu, nga balina ebyokulwanyisa n'emitego, Ne bakyuka ennyuma ku lunaku olw'olutalo.