Psalms 79:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baliraanwa baffe obaddize emirundi musanvu mu kikondoolo kyabwe okujolonga kwe bakujolongamu, ayi Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, baliraanwa baffe abakuduulira, bawalane emirundi musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era owalane baliraanwa baffe emirundi musanvu mu kifuba kyabwe Ekivume kye baakuvuma ggwe, Ayi Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, baliraanwa baffe baddize emirundi musanvu ebivumo bye baatuvuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era owalane baliraanwa baffe emirundi musanvu mu kifuba kyabwe Ekivume kye baakuvuma ggwe, ai Mukama.