Psalms 79:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, kutuusa wa? Onoonyiiga mirembe gyonna? Obuggya bwo bunaayaka nga muliro?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama olitusunguwalira kutuusa ddi, nnaku zonna? Obuggya bwo bunaabuubuukanga ng’omuliro?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, olituusa wa okusunguwala emirembe gyonna? Obuggya bwo bunaabuubuukanga ng'omuliro?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, olituusa wa? Olisunguwalira ennaku zonna? Obusungu bwo bulibuubuuka ng'omuliro?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama, olituusa wa okusunguwala emirembe gyonna? Obuggya bwo bunaabuubuukanga ng'omuliro?