Psalms 79:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga baavunjaga Yakobo, n'ekisulo kye ne bakizikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga bazikirizza Yakobo, ne basaanyaawo ensi ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga balidde Yakobo, Ne bazisa ekifo kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batta abantu ba Yakobo, ne bazikiriza ekifo kyabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga balidde Yakobo, Ne bazisa ekifo kye.