Psalms 8:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe ndaba eggulu lyo, omulimu gw'engalo zo, omwezi n'emmunyeenye bye wawangawo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
omuntu kye ki ggwe okumujjukira, omuntu obuntu ggwe okumussaako omwoyo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu kye kiki, ggwe okumulowoozako? Oba omwana w'omuntu, ggwe okumufaako?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne nneebuuza nti, omuntu ataliiko bw'ali, lwaki omulowoozaako? Era omuntu obuntu, lwaki omulumirwa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu kye kiki, ggwe okumujjukira, Oba omwana w'omuntu, ggwe okumujjira?