Psalms 8:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wamubuzaako katono okuba nga bamalayika; wamutikkira ekitiibwa n'ettendo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wamukwasa okufuga ebintu byonna bye wakola n’emikono gyo: byonna wabissa wansi w’ebigere bye,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wamuwa okufuga ebintu byonna bye wakola. Wateeka ebintu byonna mu buyinza bwe:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wamuwa okufuga ebintu byonna bye wakola. Ebintu byonna wabiteeka mu buyinza bwe:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wamufuza emirimu egy'emikono Wateeka ebintu byonna wansi w'ebigere bye: