Psalms 8:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ebinyonyi by'omu bbanga, ebyennyanja mu nnyanja na buli kyonna ekyekuukuubiza mu bisinde by'ennyanja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, Mukama waffe, erinnya lyo nga ddungi era kkulu nnyo mu nsi yonna!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, Mukama waffe, Erinnya lyo nga ddungi nnyo mu nsi zonna!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, Mukama waffe, erinnya lyo nga kkulu nnyo mu nsi zonna!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama, Mukama waffe, Erinnya lyo nga ddungi nnyo mu nsi zonna!