Psalms 80:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensozi zaabikkibwa ekisiikirize kyagwo, n'amatabi gaagwo ne gabikka entolookyo ez'ekitiibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amatabi gaagwo ne gatuuka ku Nnyanja eya Wakati n’amatabi g’ennyanja gaayo ne gatuuka ku Mugga Fulaati.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gwaloka amatabi gaagwo okutuusa ku nnyanja N'ensibuko zaagwo okutuusa ku Mugga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gaalanda okutuuka ku nnyanja, n'okutuuka ku Mugga Ewufuraate.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gwaloka amatabi gaagwo okutuusa ku nnyanja N'ensibuko zaagwo okutuusa ku Mugga.