Psalms 80:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda w'Amagye, kyuka; tunula ng'oyima mu ggulu olabe, lambula omuzabbibu guno,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gwe wagwesimbira n’omukono gwo ogwa ddyo, era ggwe weerondera omwana wo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ekikolo omukono gwo ogwa ddyo kye gwasimba, N'ettabi lye weekolera ery'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ggwe wennyini gwe wasimba, n'ogukuza nga gwa maanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ekikolo omukono gwo ogwa ddyo kye gwasimba, N'ettabi lye weekolera ery'amaanyi.