Psalms 80:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ekikolo ddyo wo kye yasimba, omwana wo gwe weekuliza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bagutemye, ne bagwokya omuliro; abakoze ekyo banenye mu bukambwe, obazikirize.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gwokeddwa omuliro, gutemeddwa ddala: Bazikirira amaaso go bwe gabanenya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalabe bagwokezza omuliro ne bagutemawo. Batunuulize bukambwe, obazikirize.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gwokeddwa omuliro, gutemeddwa ddala: Bazikirira amaaso go bwe gabanenya.