Psalms 80:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baagwokya n'omuliro, baagutema, abo bazikirire n'olukomako lw'amaaso go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye muwe amaanyi omusajja oyo gw’oyagala era omwana oyo gwe weerondera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukono gwo gube ku musajja ow'omukono gwo ogwa ddyo, Ku mwana w'omuntu gwe weekolera ow'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kuuma otaase abantu be walonda babe babo, eggwanga lye wafuula ery'amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukono gwo gube ku musajja ow'omukono gwo ogwa ddyo, Ku mwana w'omuntu gwe weekolera ow'amaanyi.