Psalms 80:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, tuzzeewo, twakize amaaso go tulokolebwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda, Mukama ow’Eggye, olituusa ddi okusunguwalira okusaba kw’abantu bo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama Katonda ow'eggye, Olituusa wa okusunguwalira okusaba kw'abantu bo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama Katonda Nnannyinimagye, olituusa wa okusunguwalira okwegayirira kw'abantu bo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama Katonda ow'eggye, Olituusa wa okusunguwalira okusaba kw'abantu bo?