Psalms 80:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama Katonda w'Amagye, obusungu bwo bunaatuusa wa okuttunkira essaala y'abantu bo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabaliisa emmere ejjudde amaziga; n’obanywesa ebikopo by’amaziga musera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wabaliisa emmere ey'amaziga, Era wabawa amaziga amangi okunywa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Otugabula maziga ng'emmere yaffe, era g'otuwa mu bungi tunywe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wabaliisa emmere ey'amaziga, Era wabawa amaziga amangi okunywa.