Psalms 80:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Waleeta omuzabbibu okuva mu Misiri; wagobawo amawanga n'ogusimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wagulongooseza ettaka, ne gumera, emirandira ne ginywera bulungi, ne gwagaagala mu nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wasaawa mu maaso gaagwo, Ne gusimba nnyo emmizi, ne gujjula ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wagulimirira, ne gusimba nnyo emirandira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wasaawa mu maaso gaagwo, Ne gusimba nnyo emmizi, ne gujjula ensi.