Psalms 81:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lugenda nga Gittiti. Lwa Asafu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mumuyimbire nnyo n’essanyu Katonda amaanyi gaffe; muyimuse waggulu amaloboozi gammwe eri Katonda wa Yakobo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muyimbirenga waggulu eri Katonda amaanyi gaffe; Muleetenga eddoboozi ery'essanyu eri Katonda wa Yakobo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda atuwa amaanyi mumuyimbire nnyo, muyimbire Katonda wa Yakobo nga musanyuka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muyimbirenga waggulu Katonda amaanyi gaffe: Muleetenga eddoboozi ery'essanyu eri Katonda wa Yakobo.