Psalms 81:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze Mukama Katonda wo eyakuggya mu nsi y'e Misiri. Yasamya akamwa ko, nzija kukajjuza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye abantu bange tebampuliriza; Isirayiri teyaŋŋondera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abantu bange tebaawulira ddoboozi lyange; So Isiraeri teyanjagala n'akatono.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye abantu bange tebampulira, Yisirayeli teyanneewa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abantu bange tebaawulira ddoboozi lyange; So Isiraeri teyanjagala n'akatono.