Psalms 81:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye abantu bange tebaawulira ddoboozi lyange; Yisirayeli teyaŋŋondera.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nange ne mbawaayo eri obujeemu bw’omutima gwabwe, okugoberera ebyo bye baagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nange ne mbaleka okugoberera obukakanyavu bw'omutima gwabwe, Batambulirenga mu kuteesa kwabwe bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nange nabaleka gye baalemera, bagoberere bye baayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nange ne mbaleka okugoberera obukakanyavu bw'omutima gwabwe, Batambulirenga mu kuteesa kwabwe bo.