Psalms 81:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amangu n'embiro nandinyigirizza abalabe baabwe, n'omukono gwange nandiguzizza ku babali obubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abakyawa Mukama ne beegonza gy’ali; ekibonerezo kyabwe kya mirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakyawa Mukama bandimujeemulukukidde; Naye ekiseera kyabwe kyandibadde kya mirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nandijeemuludde abankyawa, ne batabonerezebwa ennaku zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakyawa Mukama bandimujeemulukukidde: Naye ekiseera kyabwe kyandibadde kya mirembe gyonna.