Psalms 81:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakyawa Omukama bandibundadde mu maaso ge, n'ekibonerezo kyabwe kyandibaddewo emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ggwe, Isirayiri, nandikuliisizza eŋŋaano esingira ddala obulungi, ne nkukkusa omubisi gw’enjuki nga guva mu lwazi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era yandibaliisizza n'obugimu obw'eŋŋaano; Era nandikukkusizza n'omubisi gw'enjuki oguva mu jjinja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nandibagabudde mmwe eŋŋaano ennungi n'omubisi gw'enjuki ogw'omu ttale.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era yandibaliisizza n'obugimu obw'eŋŋaano: Era nandikukkusizza n'omubisi gw'enjuki oguva mu jjinja.