Psalms 81:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mujagulize Katonda amaanyi gaffe; mukubire emizira Katonda wa Yakobo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutandike okuyimba, mukube ebitaasa n’ennanga evuga obulungi ey’enkoba awamu n’entongooli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwanukulenga oluyimba, muleetenga ekitaasa, Ennanga ennungi era n'amadinda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukoleeze oluyimba, mukube ensaasi, mukube ennanga ennungi n'amadinda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwanukulenga oluyimba, muleetenga ekitaasa, Ennanga ennungi era n'amadinda.