Psalms 81:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mufuuwe eŋŋombe ku Kuboneka kw'Omwezi, n'omwezi nga gwa ggabogabo, ku lunaku lwaffe olukulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyo kye kiragiro eri Isirayiri, lye tteeka lya Katonda wa Yakobo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga eryo lye tteeka eri Isiraeri, Ekiragiro kya Katonda wa Yakobo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eryo lye tteeka mu Yisirayeli, kiragiro kya Katonda wa Yakobo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga eryo lye tteeka eri Isiraeri, Ekiragiro kya Katonda wa Yakobo.