Psalms 81:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga kino kiragiro eri Yisirayeli; tteeka lya Katonda wa Yakobo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yaliteekera Yusufu, Katonda bwe yalumba ensi ya Misiri; gye nawulirira olulimi olwannema okutegeera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yakiteeka mu Yusufu okuba obujulirwa, Bwe yabuna ensi y'e Misiri: Gye nnawulirira olulimi lwe ssaamanya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yakiragira Yosefu, bwe yalumba ensi y'e Misiri. Nawulira eddoboozi lye simanyi nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakiteeka mu Yusufu okuba obujulirwa, Bwe yabuna ensi y'e Misiri: Gye nnawuulira olulimi lwe ssaamanya.