Psalms 81:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakiteerawo Yozefu ng'etteeka, lwe yali ava mu nsi y'e Misiri. Nawulira olulimi lwe nali simanyi:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nnamutikkula omugugu okuva ku kibegabega kye; n’emikono gye ne ngiwummuza okusitula ebisero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aggya ekibegabega kye ku mugugu: Engalo ze ne zisumattulwa mu bibbo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nabatikkula omugugu, ne mbawonya okusitula obusero.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aggya ekibegabega kye ku mugugu; Engalo ze ne zisumattulwa mu bibbo.