Psalms 82:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Munaatuusa wa okulamula nga temuli benkanya ne mwekubiira eri ababi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulituusa ddi okusala emisango n’obukuusa, nga musalira abanafu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulituusa wa okusalanga emisango egitali gya nsonga, N'okusalirizanga ababi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mulituusa wa okusala emisango awatali mazima, n'okwekubiira ku ludda lw'ababi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mulituusa wa okusalanga emisango egitali gya nsonga, N'okusalirizanga ababi? (Seera)