Psalms 82:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mununule anyigiriziddwa n'adooba; mubawonye omukono gw'omubi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mulwanirire abatalina maanyi n’abali mu kwetaaga, mubawonye; mubanunule nga mubaggya mu mikono gy’ababi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muwonyenga omwavu n'oyo eyeetaaga, Mubalokolenga mu mukono gw'omubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mubeerenga ba mazima eri abeetaaga n'abateeyamba. Mubawonyenga obuyinza bw'ababi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muwonyenga omwavu n'oyo eyeetaaga: Mubalokolenga mu mukono gw'omubi.