Psalms 82:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nagamba nti: ‘Muli bakatonda, mwenna muli baana b'Ali Waggulu Ddala.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Njogedde nti, Muli bakatonda, era mwenna muli baana b’oyo Ali Waggulu Ennyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogera nti Muli bakatonda, Era mwenna muli baana b'oyo ali waggulu ennyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nagamba nti: ‘Muli balubaale mmwe, mwenna muli baana ba Atenkanika.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nayogera nti Muli bakatonda, Era mwenna muli baana b'oyo ali waggulu ennyo.