Psalms 82:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka mulifa ng'abantu, muligwa nga buli mufuzi yenna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naye mugenda kufa ng’abantu obuntu; muliggwaawo ng’abafuzi abalala bonna bwe baggwaawo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye munaafanga ng'abantu, Era munaagwanga ng'omu ku balangira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mulifa ng'abantu, muggweewo ng'abantu, muggweewo ng'abalangira abalala.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye munaafanga ng'abantu, Era munaagwanga ng'omu ku balangira.