Psalms 83:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakole ng'ab'e Midiyaani, nga bwe wakola Sisera ne Yabini mu Kiwonvu Kisoni,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abaazikiririra mu Endoli ne bafuuka ng’obusa ku ttaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaazikiririra e Endoli; Ne bafuuka ng'obusa ku ttaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abaazikirizibwa mu Endori ne bafuuka ng'obusa ku ttaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obakole nga bwe wakola Midiyaani; nga Sisera, nga Yabini, ku mugga Kisoni;