Psalms 83:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abaazikiririra e Endori, ne bafuuka ng'obusa ku ttaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakungu baabwe bafuule nga Olebu ne Zeebu, n’abalangira baabwe bonna bafuuke nga Zeba ne Zalumunna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakungu baabwe obafaananye nga Olebu ne Zeebu; Weewaawo, abalangira baabwe bonna nga Zeba ne Zalumunna:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abakungu baabwe obafuule nga Horebu ne Zeebu. Abalangira baabwe babe nga Zeba ne Zalumunna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakungu baabwe obafaananye nga Olebu ne Zeebu; Weewaawo, abalangira baabwe bonna nga Zeba ne Zalumunna: