Psalms 83:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakungu baabwe nabo bafaananye nga Korebu ne Zeebi; abagabe baabwe bonna, nga Zeba ne Zalumunna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abaagamba nti, “Ka tutwale amalundiro ga Katonda, tugeefunire.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaayogera nti, “Twetwalire fekka amalundiro ga Katonda gabeere gaffe,”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abaagamba nti: “Twetwalire ensi ya Katonda ebeere yaffe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaayogera nti Twetwalire fekka Ennyumba za Katonda tuzirye.