Psalms 83:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abaagamba nti: “Twezze amalundiro ga Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Katonda wange, bafuumuule ng’enfuufu, obasaasaanye ng’ebisusunku mu mbuyaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Katonda wange, obafuule ng'enfuufu ey'akazimu; Ng'ebisasiro empewo bye zitwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda wange, bafuule ng'enfuufu ey'akazimu, ng'ebisasiro embuyaga by'etwala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Katonda wange, obafuule ng'enfuufu ey'akazimu; Ng'ebisasiro empewo bye zitwala.