Psalms 83:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naawe bw'oba obayigganya n'omuyaga gwo, batiise ne kikuŋŋunta wo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baswaze nnyo, balyoke banoonyenga erinnya lyo, Ayi Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Jjuza amaaso gaabwe okweraliikirira; Banoonyenga erinnya lyo, Ayi Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, ggwe bajjuze okwebwalabwala, obakkirizise obuyinza bwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Jjuza amaaso gaabwe okweraliikirira; Banoonyenga erinnya lyo, ai Mukama.