Psalms 83:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Katonda, tosirika busirisi, tobeera awo bubeezi, tobondeera, ayi Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wuliriza oluyoogaano oluva mu balabe bo; abo abaagala okukulwanyisa bali mu keetalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga, laba, abalabe bo bayoogaana, N'abo abakukyawa bayimusizza omutwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga abalabe bo baabano beediimye, n'abakukyawa bajagaladde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga, laba, abalabe bo bayoogaana: N'abo abakukyawa bayimusizza omutwe.