Psalms 83:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bagamba nti: “Mujje, tubazikirize ng'eggwanga, erinnya lya Yisirayeli lireme kuddayo kujjukirwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Basala olukwe n’omwoyo gumu; beegasse wamu bakulwanyise.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga bateesezza wamu n'omwoyo gumu; Balagaana endagaano ku ggwe:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bateesa ne bakkaanya ne balagaana okukukolako akabi:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bateesezza wamu n'omwoyo gumu; Balagaana endagaano ku ggwe: