Psalms 83:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yee! Bonna enkwe bazikolera wamu; beekobaanye okukulwanyisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu b’omu weema za Edomu, n’ez’Abayisimayiri, n’eza Mowaabu, n’Abakagale;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eweema za Edomu n'ez'Abaisimaeri; Mowaabu, n'Abakagale;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aba Edomu n'aba Yisimayeli, ab'e Mowaabu n'Abakaguri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eweema za Edomu n'ez'Abaisimaeri; Mowaabu, n'Abakagale;