Psalms 83:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Weema za Edomu n'Abayisimayeli, Mowabu ne bazzukulu ba Aguri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gebali ne Amoni, ne Amaleki, n’Abafirisuuti n’abantu b’omu Ttuulo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gebali, ne Amoni, ne Amaleki; Firisutiya awamu n'abo abatuula mu Ttuulo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ab'e Gabali ne Ammoni, ab'e Amaleki, Filistiya ne Tiiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gebali, ne Amoni, ne Amaleki; Firisutiya awamu n'abo abatuula mu Ttuulo: