Psalms 83:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gebali, Ammoni ne Amaleki, Filisitiya n'abantu b'e Tiiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ne Asiriya yeegasse nabo, okuyamba bazzukulu ba Lutti.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'Obwasuli bwe gasse nabo; Bayambye abaana ba Lutti.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne Assiriya yeegasse nabo, bayambe abazzukulu ba Looti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'Obwasuli bwegasse nabo; Bayambye abaana ba Lutti. (Seera)