Psalms 83:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'Abassuri babeegasseeko bawagire bazzukulu ba Loti.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakoleko nga bwe wakola Midiyaani, era nga bwe wakola Sisera ne Yabini ku mugga Kisoni,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obakole nga bwe wakola Midiyaani; Nga bwewakola Sisera, ne Yabini, ku mugga Kisoni;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe bakole kye wakola Abamidiyaani ne Sisera ne Yabini ku Mugga Kisoni,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obakole nga bwe wakola Midiyaani; nga Sisera, nga Yabini, ku mugga Kisoni;