Psalms 84:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lugenda nga Gittiti. Lwa batabani ba Kora. Zabbuli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eweema zo nga nnungi, Ayi Mukama ow’Eggye!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekifo ky'obeeramu nga kirungi, Ayi Mukama ow'eggye!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
W'obeera nga walungi, ayi Mukama Nnannyinimagye!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eweema zo nga nnungi, Ai Mukama ow'eggye.