Psalms 84:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti Omukama Katonda ye njuba, ye ngabo; Omukama y'awa okuganja n'ekitiibwa; tamma birungi abo abatambulira mu bulungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama ow’Eggye alina omukisa omuntu akwesiga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama ow'eggye, Alina omukisa omuntu akwesiga ggwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama Nnannyinimagye, omuntu akwesiga, nga wa mukisa!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama ow'eggye, Alina omukisa omuntu akwesiga ggwe.