Psalms 84:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Enkazaluggya nayo yeezuulira enju, n'akataayi nako ekisu we kassa obwana bwako, kumpi n'Omwaliiro gwo, ayi Mukama w'Amagye; Kabaka wange era Katonda wange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balina omukisa ababeera mu nnyumba yo, banaakutenderezanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balina omukisa abatuula mu nnyumba yo; Banaakutenderezanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ba mukisa abo ababeera mu nnyumba yo, nga bayimba okukutendereza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balina omukisa abatuula mu nnyumba yo: Banaakutenderezanga. (Seera)