Psalms 84:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beesiimye abasula mu nnyumba yo; bulijjo bayimba ettendo lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alina omukisa omuntu eyeesiga amaanyi go, era assaayo omwoyo okutambulira mu makubo go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alina omukisa omuntu amaanyi ge bwe gaba mu ggwe; Enguudo ezigenda mu Sayuuni nga ziri mu mutima gwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ba mukisa abo abeesiga ggwe, amaanyi be gaba mu ggwe, abalumirwa okulamaga e Siyooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alina omukisa omuntu amaanyi ge bwe gaba mu ggwe; Enguudo ezigenda mu Sayuuni nga ziri mu mutima gwe.