Psalms 84:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baba bayita mu kiwonvu ky'emiti gya balusaamu, bakifuula kifo kya nsulo; enkuba ya Ddumbi ekijjuza ebitaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bagenda beeyongera amaanyi, okutuusa lwe batuuka mu maaso ga Katonda mu Sayuuni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bava mu maanyi ne baggukira mu maanyi, Buli muntu mu bo alabika mu maaso ga Katonda mu Sayuuni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bagenda nga beeyongera amaanyi, okutuusa lwe balirabika mu maaso ga Katonda mu Siyooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bava mu maanyi ne baggukira mu maanyi, Buli muntu mu bo alabika mu maaso ga Katonda mu Sayuuni.