Psalms 84:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batambula beyongera maanyi ku maanyi; okutuusa nga buli omu alabise mu maaso ga Katonda mu Siyoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wulira okusaba kwange, Ayi Mukama Katonda ow’Eggye; mpuliriza, Ayi Katonda wa Yakobo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama Katonda ow'eggye, wulira okusaba kwange, Otege okutu, Ayi Katonda wa Yakobo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama Katonda Nnannyinimagye, wulira okwegayirira kwange. Tega okutu ayi Katonda wa Yakobo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama Katonda ow'eggye, wulira okusaba kwange: Otege okutu, ai Katonda wa Yakobo. (Seera)