Psalms 85:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lwa batabani ba Kora. Zabbuli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi yo ogikoledde ebyekisa Ayi Mukama; Yakobo omuddizza ebibye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama, watunuulira ensi yo n'ekisa; Wazza obusibe bwa Yakobo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, wayagala ensi yo, n'ozzaawo emikisa gya Yakobo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama, watunuulira ensi yo n'ekisa: Wazza obusibe bwa Yakobo.