Psalms 85:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wagirira ekisa, ayi Mukama, ensi yo; wakomyawo abasibe ba Yakobo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bo obasonyiye ebyonoono byabwe, n’ebibi byabwe byonna n’obibikkako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wasonyiwa obutali butuukirivu obw'abantu bo, Wabikka ku kibi kyabwe kyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waggyawo ebibi by'abantu bo, ensobi zaabwe n'ozisonyiwa zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wasonyiwa obutali butuukirivu obw'abantu bo, Wabikka ku kibi kyabwe kyonna. (Seera)