Psalms 85:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wasonyiwa ebyonoono by'abantu bo; ebibi byabwe byonna wabibikkako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekiruyi kyo kyonna okirese, n’oleka n’obusungu bwo obubuubuuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waggyawo obusungu bwo bwonna; Wakyuka n'oleka ekiruyi kyo ekikambwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wakomya okubasunguwalira, n'okubakwatirwa ekiruyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waggyawo obusungu bwo bwonna: Wakyuka n'oleka ekiruyi kyo ekikambwe: