Psalms 85:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tuzzeewo, ayi Katonda Mulokozi waffe; ssa ebbali okunyiiga kwo kw'otunyiigiddemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onootusunguwaliranga emirembe gyonna? Onootunyiigiranga emirembe n’emirembe?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onootusunguwaliranga ennaku zonna? Onootuusanga obusungu bwo emirembe gyonna?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onootusunguwaliranga ennaku zonna? Obusungu bwo tebulikoma?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onootuusunguwaliranga ennaku zonna? Onootuusanga obusungu bwo emirembe gyonna?